User talk:Katxis

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya

OBULOGO Ekigambo 'OBULOGO' kikunulirwa oba kiva mukigambo 'OKULOGA'. Noolwekyo, 'OBULOGO' linya ate 'OKULOGA' kikolwa kya OBULOGO. Omuntu ateesiga Yesu, bwafuna obukosefu bwonna, ekimujjira mumutima ggwe kwekugenda e womulaguzi owekinnansi (omulogo) amulagule kubanga olowooza nti obuzibu obumutuuseeko waliwo abumusindikidde (amuloze). N'olwekyo, agenda ewomusamize amuyambe okuwonya endwadde emusindikiddwa gamba n'okuloga oyo eyagimusindikidde. Mubufunze, OBULOGO linya eliweebwa ekikolwa ekyobulogo. Nze: KASIRYE DAVID, Northern Bahr-el-Ghazal State.